Ekitongole kya Ppaasippooti kirabudde abasajja ku DNA
27 — 06Ab’e Namutumba beebazizza Katonda olwokussuusa Pulezidenti Museveni
27 — 06Omubaka wa Kawempe North, Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Muhammad Ssegiriinya atandise okudduukirira abantu mu kitundu ky’akiikirira abatalina busobozi n’ebintu by’okukozesa ku Eid. Ono enteekateeka eno yagitandise ggulo nga agenda kugitambuza mu buli muluka okutuuka ku Lwokubiri, mu by’agaba mulimu emmere n’ebisolo eby’okusala awamu n’ebintu ebirala.