Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Ssegiriinya Muhammad aka Mr Updates ataddewo eddwaliro liyambe ku bantu bakiikirira mu kadde kano akomuggalo nga nekirwadde kya #COVID-19 kyeriisa enkuuli.
Omubaka Ssegiriinya akoledde ab’e Kawempe Eddwaliro
