Omusirikale ali ku ddaala lya ASP abeera atya n’emitwalo 20 gyokka mu nnyumba – Babbi
24 — 06IGP agabudde Abasirikale Abasiraamu
27 — 06Omubaka wa Makindye West Munnakibiina kya National Unity Platform Allan Ssewanyana olwaleero asisinkanye abamu ku bakulembera Abayisiraamu mu Makindye West neboogeramu ku nsonga z’ekitundu oluvannyuma nabawa ettu lya Idd El Adhuha. Ono era abeebazizza edduwa zaabwe zebaamuweereza nga ali mu kkomera wamu nokusabira obukulembeze bwe.