Ye Omubaka wa Mityana Municipality MP Zaake Francis Butebi asibiddwa ku Poliisi y’e Naggalama, ono yabadde ne Mubaka munne Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine nga akwatibwa era bweyatwalidwa ku Poliisi e Naggalama naye yagoberedde.
Omubaka Zaake akwatiddwa
