Omubiri gwa Hon. Ogwal gutwaliddwa mu Palamenti

Omubiri gw’abadde omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Dokolo, Cecilia Barbara Atim Ogwal gutuusiddwa ku Palamenti enkya yaleero okusobozesa Ababaka okumukubako eriiso evvannyuma n’okusiima emirimu gyakoledde Eggwanga.
Wagenda kubaawo olutuula lwa Palamenti olw’enjawulo olunaku lwaleero olusuubirwa okwetabwamu n’omukulembeze w’Eggwanga Yoweri Kaguta Museveni.
Leave a Reply