Omubiri gwa Mzee William (NUP) gutuusiddwa mu Ggwanga

Olunaku olwaleero omubiri gwa Munnakibiina kya National Unity Platform, Mzee William Byarugaba ngono yabadde akulira ekiwayi ky’abakadde mu NUP gutuusiddwa mu Ggwanga era nga ku kisaawe Entebe abakungu ba NUP ab’enjawulo babaddewo.
Mzee William yafiira mu Amerika gyeyali atwaliddwa okujanjabibwa wiiki bbiri eziyise.
Mzee Byarugaba abadde mugenyi mu Program Awali Omukka ku Radio Simba buli lwa Sunday okutuuse ekiseera olumbe bwelwamukuba wansi.
Leave a Reply