Omubiri gw’Omubaka Okabe gutwaliddwa mu Palamenti

Enkya yaleero omubiri gwabadde Omubaka wa Serere County mu Palamenti, Hon. Patrick Okabe guleeteddwa ku Palamenti era Sipiika Anitah Among abaddewo n’Ababaka abalala. Palamenti esuubirwa okutuula akadde konna okujjukira emirimu omugenzi gyakoledde eggwanga n’ekitundu kyabadde akiikirira.

Leave a Reply