Omugga oguyitibwa Nguse ogusinga obunene mu Bunyoro guwaguzza negusannyalaza eby’entambula ku lutindo olugatta Kakumiro ku Disitulikiti y’e Kagadi era abantu balabiddwa n’ebintu byabwe nga batunula mpwangali era abasobodde okusaabala n’eryato basomose.