Omukuumi wa maka ga Bobi Wine atikiddwa

Omukuumi era alabirira ennimiro mu maka g’omukulembeze wa National Unity Platform Higenyi Sherif y’omu ku bayizi 1862 abatikiddwa olunaku lw’eggulo ku ttendekero lya Kampala International University.
Higenyi eyafunye Diploma in Public Administration yategeezezza nti amaanyi okuddayo okusoma yagafuna kuva mukama we Kyagulanyi gwakoledde kati emyaka 5 ate nga yabadde amuweerera.
Higenyi agamba nti wakweyongerayo okusoma afuna ddiguli era neyokubiri nti era wakusigala ngakola emirimu gye bulungi nnyo yadde nga ayongeddeko ku bitabo.
Yoga yoga Higenyi!

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Lord Mayor Erias Lukwago avuddeyo nategeeza nti kati omuntu afunye wasiza oluvannyuma lwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okugoba abakulira ekitongole kya Kampala Capital City Authority - KCCA Lukwago balumiriza nti bebaviirako ekikangabwa ekyagwa e Kiteezi. Wabula Lukwago akalambidde nti Pulezidenti Museveni alina okuvaayo neyetondera abantu b'e Kiteezi.
Bya Nasser Kayanja
#ffemmwemmweffe

Lord Mayor Erias Lukwago avuddeyo nategeeza nti kati omuntu afunye wasiza oluvannyuma lwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okugoba abakulira ekitongole kya Kampala Capital City Authority - KCCA Lukwago balumiriza nti bebaviirako ekikangabwa ekyagwa e Kiteezi. Wabula Lukwago akalambidde nti Pulezidenti Museveni alina okuvaayo neyetondera abantu b`e Kiteezi.
Bya Nasser Kayanja
#ffemmwemmweffe
...

28 2 instagram icon
Uganda Police Force mu Kiteezi Parish esobeddwa olwemisango egyekuusa ku kisaddaaka baana egyeyongedde mu zzooni okuli; Kizingiza ne Kabaganda in mu Kasangati Town Council mu Disitulikiti y'e Wakiso.
Abaana 4 abali wakati wemyaka 6-10 bebakattibwa wakati wa January ne September.
Abaana bano basooka kuwambibwa, nebabasobyako oluvannyuma nebabatuga nga bakozesa engoye zaabwe olwo emirambo nebagisuula mu nsiko erinaanyeewo.
Poliisi emyezi 9 ekyalemereddwa okukwata abampembe bani.
Bya Kamali James 
#ffemmwemmweffe

Uganda Police Force mu Kiteezi Parish esobeddwa olwemisango egyekuusa ku kisaddaaka baana egyeyongedde mu zzooni okuli; Kizingiza ne Kabaganda in mu Kasangati Town Council mu Disitulikiti y`e Wakiso.
Abaana 4 abali wakati wemyaka 6-10 bebakattibwa wakati wa January ne September.
Abaana bano basooka kuwambibwa, nebabasobyako oluvannyuma nebabatuga nga bakozesa engoye zaabwe olwo emirambo nebagisuula mu nsiko erinaanyeewo.
Poliisi emyezi 9 ekyalemereddwa okukwata abampembe bani.
Bya Kamali James
#ffemmwemmweffe
...

20 0 instagram icon