Omukyala agobeddwa mu maka oluvannyuma lw’omulamuzi okusala omusango

Omulamuzi wa kkooti y’amaka e Makindye Opio Charles asaze omusango gw’abagalana abaludde nga bagugulana olw’omwami okugoba omukyala we mu maka. Okusinziira ku nsala ye, omukyala alagiddwa okuva mu maka. Agobeddwa mu nnyumba ye Rebecca Nakaggwa kyokka aweze okweyongerayo afune obwenkanya.

No comments

Leave a Reply

LIsten Live

Omubaka akiikirira Nyendo Mukungwe, Munnakibiina kya National Unity Platform Mathias Mpuuga Nsamba, asabye Palalmenti olukusa okugenda mu luwummula okutuusa wiiki ejja okuleeta ennongoosereza  mu Ssemateeka, nga zino zekuusa ku byokulonda omuli; okutondawo olukiiko olwa waggulu  olukubirizibwa omumyuka wa Pulezidenti n'okukendeeza ku muwendo gw'Ababaka ba Palamenti.
#ffemmwemmweffe

Omubaka akiikirira Nyendo Mukungwe, Munnakibiina kya National Unity Platform Mathias Mpuuga Nsamba, asabye Palalmenti olukusa okugenda mu luwummula okutuusa wiiki ejja okuleeta ennongoosereza mu Ssemateeka, nga zino zekuusa ku byokulonda omuli; okutondawo olukiiko olwa waggulu olukubirizibwa omumyuka wa Pulezidenti n`okukendeeza ku muwendo gw`Ababaka ba Palamenti.
#ffemmwemmweffe
...

19 1 instagram icon
Kitalo!
Eyaliko Omubaka wa Palamenti akiikirira Amuria County, Munnamawulire eyawummula Onapito Ekomoloit afudde.
#ffemmwemmweffe

Kitalo!
Eyaliko Omubaka wa Palamenti akiikirira Amuria County, Munnamawulire eyawummula Onapito Ekomoloit afudde.
#ffemmwemmweffe
...

3 0 instagram icon
Omukulu akoze atya ate?!

Omukulu akoze atya ate?! ...

21 3 instagram icon