Omukyala naye yesowoddeyo okwesimbawo ku bwa Pulezidenti

Omuntu omulala yesowoddeyo okwesimbawo ku bukulembeze bw’eggwanga Yuganda era nga akiriziddwa akakiiko akavunaanyizibwa ku by’okulonda Electoral Commission Uganda nga ye Darlen Kamusiime. Ono akiriziddwa okugenda okutandika okwebuuza ku bantu.

Leave a Reply