Omulamuzi alagidde Gavumenti etwale Zaake mu Ddwaliro

Chief Magistrate Elias Kakooza owa Disitulikiti y’e Mityana avuddeyo nalagira Gavumenti etwale Omubaka wa Mityana Municipality era Munnakisinde kya People Power – Uganda MP Zaake Francis Butebi mu Ddwaliro mu bunnambiro.

Leave a Reply