Omuliro gukutte sitoowa za MAAIF e Wandegeya

Omuliro gukutte sitoowa za Ministry of Agriculture, Animal Industry and Fisheries e Wandegeya enkya yaleero. Omwogezi wa Minisitule eno Charlotte Kemigyisha avuddeyo nategeeza nti bakyanoonyereza ku kiki ekivuddeko omuliro guno nti era basobodde okuguzikiza.

Leave a Reply