Omuliro gusaanyizaawo ebintu bya buwanana ku mayumba agali mu 15 era nga amayumba gasirisse mu babbambula w’omuliro.
Omuliro gubadde ky mwalo gwe Kawongo mu Galilaya mu disitulikiti ye Kayunga.
Abatuuze abakoseddwa bagamba nti omuliro guno gwaliba nga guvudde ku byokoola ebiri mu kitundu kino. wetwogerera nga abatuuze abakoseddwa mu njega eno basula ku mbalaza nga balaajanidde gavumenti ebayambe.