Ebintu byabukadde nabukadde bigiiridde mu muliro ogukutte amayumba mu Kifumbira Kamwokya. Abatuuze bagamba nti omuliro guno gwavudde kusigiri eyalekeddwa mu wooteri emu.
Era bavuddeyo nebanenya ekitongole kya Poliisi ekizikiriza omuliro olw’okulwawo okutuuka.