Omumyuuka wa Ssaabalamuzi ntaasa abasajja bantwala – Male Mabiriizi

Munnamateeka Male-kiwanuka Mabirizi akyawanjaga obutamutwala mu kaduukulu, awandiikidde omumyuuka wa Ssaabalamuzi ngamusaba ayingire mu nsonga ze n’Omulamuzi Musa Ssekaana. Mabiirizi agamba nti agezezaako emirundi mingi okuva nga 23-December-2021 nga awandiikira Ssaabalamuzi Alphonse Owiny-Dollo ayingire mu nsonga ze naye tamuddamu.

Leave a Reply