Uganda Police Force Entebe ekutte Omusawo agambibwa okukaka mulwadde akekinyi eyo mu matumbi budde. Kigambibwa nti waliwo n’abakyala abalala 2 abavuddeyo okulumiriza omusawo ono okubakaka aka Kyagera mu Ddwaliro ly’e Entebe.
Omusawo agambibwa okukaka abalwadde akekinyi akwatiddwa Poliisi
