Omuvubuka ategerekese nti ye Benjamin Agaba, yekumyeeko omuliro mu maasa ga Palamenti enkya yaleero nga agamba nti tafunye buyambi bwonna okuva mu kibiina kyawagira ekya National Resistance Movement – NRM.
Ono agamba nti abawagizi ba National Unity Platform bayonoona ebintu byabwe nebabaleka nekitaawe nga tebalina wakusula lwakuwagira NRM.