Ekyokukiriza emisango tekibasonyiyisa mugende mwebakeyo emyezi 3 – Brig. Gen. Robert Freeman Mugabe
23 — 10Mukwenda omuggya n’abamyuuka be batuuziddwa
23 — 10Omwogezi wa Uganda Police Force Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nti omuwendo gwabo abafudde oluvannyuma lwa loole yamafuta eyagudde okubwatuka omuliro negwokya abantu kati bwegulinnye nga kati baweze 15.
The death toll in the Bombo road in Kigogwa-trading centre along Kampala-Bombo road in Kasangati, Wakiso district fuel tanker explosion incident has risen to 15.
Abantu 24 bebafunye ebisago nga 15 bali mu Intensive Care Unit, ate 9 bagenda bakuba ku matu nga bali mu Ddwaliro e Kiruddu.
Onyango asabye oyo yenna eyafiiriddwako omuntu we okugenda bakola DNA basobola okuzuula ebisigalira byabwe.
Bya Kamali James