Omwana ow’emyaka 6 afiiridde ku kyesuubo.


Gabadde maziga aga jjujulu, abatuuze bwebasanze omwana ow’emyaka omukaaga nga awanuse ku kyesuubo n’agwa era n’afiirawo.
Omwana ono ategeerekeseeko nga Ntambi Ssaka nga mutabani wa Ssekiziyivu Muhammad nga ku kyalo Kayonza mu Disitulikiti ye Kayunga.

Leave a Reply