Ekikangabwa kibuutikidde abantu b’e Kayunga, omwana ow’emyaka esatu n’ekitundu bwavudde ku kagaali kwebabadde bamuvugira , n’agwa era emmotoka y’ebikajjo n’emulinnya omutwe n’egubetenta, bwatyo omwana n’atalutonda
Wabula ye omuvuzi w’emmotoka y’ebikajjo adduse ku police ne yeripotinga era police omulambo n’eguggyawo.