Omwogezi wa Poliisi owa KMP amalirizza emisomo

Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police SP Patrick Onyango avuddeyo ku mukutu gwe ogwa Twitter nategeeza nga olwaleero lwamaliriza okutendekebwa okwomwaka omulamba ne banne abalala 38 bwebabadde basoma ku Police Senior Command and Staff College Bwebajja.
Tukuyozayoza Afande Onyango, kulika emisomo!
Leave a Reply