Otafiire ayogera ki nga yomu kubaganyulwa mukubatonderawo kwa constituency – Hon. Tayebwa

Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa; “Nalabye Abakulembeze abamu abakulu mu Ggwanga nga bewuunya obungi bw’Ababaka abali mu Palamenti so nga bebamu kubaganyurwa mukutondebwayo kwa constituency, entonotono okusobola okufuna gyebakiikirira.” Ono abadde ayanukula Minisita Kahinda Otafiire byeyayogera ku bungi bw’Ababaka.

Leave a Reply