Oulanyah abadde aweerera abaana 101

Pulezidenti wa Uganda Peoples Congress – UPC Jimmy Akena; “Nsiima nnyo ekibiina kya National Resistance Movement – NRM olwokuwa Jacob Oulanyah omukisa okwoleka obusobozi bwe ngaweereza eggwanga. Jacob yalina obusobozi obuweereza eggwanga lye. UPC oba olyawo teyalina busobozi bumusobozesssa kutuukiriza ekyo kye yali.” #RIPOulanyah

Omugenzi Jacob Oulanyah abadde aweerera abaana 101 ku Seroma Christian High School. Abayizi bano basabye Gavumenti, naddala Sipiika omuggya Anita Among okuziba eddibu erizzeewo ngabakwatirako basome. #RIPOulanyah

Leave a Reply