Hon John Ken Lukyamuzi, eyaliko Omubaka akiikirira Lubaga South mu Palamenti ngatontoma ekitontome okujjukira omugenzi Rt Hon Jacob Oulanyah oluvannyuma lwokumukungubagira nategeeza nti abadde mukulembeze asembeza buli omu. Bino byabaddewo oluvannyuma lw’emisa mu maka g’omugenzi e Muyenga.
#RIPOulanyah