Owa S. 4 azaalidde mu bigezo

Omuyizi wa S.4 azaalidde mu bigezo olunaku olusoose nga bakola physics.

Hellen Apolot nga wa myaka 17 mu ssomero lya Kangulumira SS ekisangibwa mu ggombolola y’e Namutumba nti yatansdise okuwulira ebisa by’omwana oluvannyuma lw’eddaakiika asatu era bwatyo n’azaala.

Lino litusakiddwa Solomon Baleke.

Leave a Reply