Eyaliko omumyuuka w’Omukulembeze Edward Kiwanuka Ssekandi awaddeyo ettaka mu butongole eri ekitongole kyamakomera kizimbeko ekkomera wamu n’ennyumba zabasirikale mu Gombolola y’e Kyanamukaaka, mu Disitulikiti y’e Masaka. Ebiwandiiko yabikwasizza Commissioner General Johnson Byabashaija.
Ow’ekitiibwa Ssekandi awaddeyo ettaka bazimbeko ekkomera e Kyanamukaaka
