Ow’emyaka 10 yeyimbyemu ogwa kabugu.

Entiisa ebuutikidde abantu b’e Iganga, omwana ow’emyaka ekkuumi bwasangiddwa nga alengejjera ku muti nga yeetuze ku nsonga ezitannategeerekeka. Omwana ono abadde asoma kibiina kyakuna (p4) era kati police etandise okunoonyereza.

Leave a Reply