Police mu Disitulikiti ye Kaberamaido ogombyemu obwala omwana omulenzi ow’emyaka 14 akubye muka kitaawe akakumbi mutwe n’amutta.
Wabula omwana ono oluvannyuma lw’okutta nnyina, omulambo yagusise n’agutwala mu nju nga ayagala agikube egwe abuzeebuze nti nnyumba y’emikubye.
Era Oluvannyuma lw’okumugwamu, yadduse ne yeekweka ewa Kojja we Police gyeyamuggye naatwalibwa ovunaanibwe ogwobutemu.