Omusajja ateeberezebwa okuba ow’emyaka abiri afiiridde mu mugga Kiyira mu Disitulikiti ye Mayuge, ategeerekeseeko lya Walugembe nga omusajja Ono yabadde azze kukyalirako Kojjawe.
Wabula omusajja ono akutte eryato eribadde awo n’adda ku mugga ate nga tamanyi kulivuga bwatyo n’abbira era n’afa.