Ow’emyaka 80 asirikkidde mu nabbambula w’omuliro – Kayunga

Abatuuzde ku kyalo Ssuka  mu Ggombolola y’ e Kayunga era ekisangibwa mu disitulikiti y’e Kayunga bazuukkukidde mu ntiisa, mutuuze munnaabwe Nantume Nalongo Yudaya ow’emyaka 80 bw’aggyiridde mu nnabbambula w’omuliro ekiro ekiyise .

Abeelabiddeko n’agaabwe ku kyalo kino bagamba nti omuliro guno gwavudde ku ssigiri omukadde ono gyeyabadde akumye okumubugumya wabula otulo bwetwamubbye, essigiir kwekwokya enju era wano omukadde teyasimattuse magombe . Kitalo

Leave a Reply