Abatuuze mu ggombolola ye Kayonza mu Disitulikiti ye Kayunga Kayunga baguddemu ekyekango omukyala ow’olubuto bw’afiiridde mu kabenje.
Omusasi waffe Kato Vincent agamba nti omukyala ono kati Omugenzi abadde agezaako okubuuka mu mmotoka mwabadde atambulira nga alaba eremeredde omugoba waayo. Kitalo