Ofiisa wa police atomedde nnyina mubutanwa n’afa.
Ekikangabwa kibuutikidde abantu mu Disitulikiti ye Pallisa mu bitundu bye bye bye Bukedi, omuserikale wa Police bw’abadde agenze okukyalira nnyina n’amukoona mu butali bugenderevu bw’atyo abadde amuddusa mu ddwaliro n’afa. Mulabi Adama wa police e Kyenjojo y’avuddeko enjega eno. Wabula abatuuze ababaddewo bo bagamba nti ofiisa ono abadde alimu obutakkaanya ne nnyina.
Abaggyayo empapula z’okusunsulamu anaavuganya ku bwa Pulezidenti butandika okuzikomyawo.
Okutandika ne bbalaza ya wiiki eno, abaggyayo empapula z’okusunsulamu anaavuganya ku bwa Pulezidenti mu kalulu ka 2016 batandika okukomyawo empapula zino mu kakiiko k’ebyokulonda, akakiiko kagamba nti empapula zaakuddizibwayo okutuuka nga 29 – 09. Abantu 48 beebaggyayo empapula nga 10 baabibiina ate nga abalala bali ku bwannamunigina. Bano balina okusasula obukadde muzaana ezitabaddizibwa wamu n’okukunngaanya […]
Emizinga 17 gikubiddwa nga General Aronda aziikibwa.
Namungi w’omuntu yeetabye mu kuziika Omugenzi General Aronda Nyakairima ku kyalo Nyakiju mu Disitulikiti ye Rukungiri. Wabula mu kuziika General Aronda, emizinga 17 gyegikubiddwa nga akabonero akakolebwa ku General. Okuziika kwetabiddwako Pulezidenti Museveni, Dr. Kiiza Besigye, Rt major General Mugisha Muntu, General Katumba Wamala n’abalala bangi. Awummule mirembe.
Gen Aronda Accorded a 17 Gun Salute
The Former internal affairs minister Gen. Aronda Nyakairima has been accorded a 17 gun salute as his body was being lowered into his eternal home the grave. This is in honor of his service to the country in particular as an army general. The Gun salute is a military norm performed to senior army officers performed […]
I am not sure whether Staff at Internal affairs received my husband with open hands.
Linda Aronda the Widow of the Late Gen Aronda Nyakairima has revealed that she doubts if the staff at the ministry of internal affairs receive d her husband with open Arms. Linda who has been speaking to mourners at the burial of the late General Aronda Nyakairima’s Home in Rukungiri has said that it is […]
M7 Is the 2016 NRM Presidential Flag Bearer.
President Yoweri kaguta Museveni has been Nominated the 2016 NRM presidential Flag bearer. The Prime minister Dr Ruhakana Rugunda has proposed his name for nomination seconded by Youth Minister Hon Evelyn Anite, Hajj Abdul kiyimba. Today’s nomination follows a unanimous endorsement by the NRM National Executive Committee – the Party’s highest decision making organ yesterday […]
EU Commissioner promises tougher stance against misuse of aid money.
The European Union wants stringent measures to be taken against those who steal public funds. The European Commissioner for International Cooperation and Development, Neven Mimica who is visiting the country says this is one of the ways they will ensure that funding given to the country is channeled to the sectors it is intended to […]
Museveni akakasiddwa okukwatira NRM bendera nga taliiko amuvuganya.
Pulezidenti Museveni akakasiddwa okukwatira ekibiina kya NRM bendera nga taliiko amuvuganya mu kibiina,, ku kuvuganya ku Ntebe y’eggwanga mu Kalulu ka 2016. Museveni alangiriddwa akulira ebyokulonda mu NRM Dr. Tang Odoi enkya ya leero wali ku kitebe kya NRM ku Kyaddondo road mu Kampala. Wabula oluvannyuma Museveni ayogeddeko eri abawagizi be era n’abakakasa nti obwavu […]
NRM CEC rejects Odrek Rwabwogo’s candidature.
The political career of the president’s son-in-law Odrek Rwabwogo suffered a setback after NRM’s Central Executive Committee, which is mandated to vet candidates rejected his bid on grounds of inexperience. Rwabwogo had recently announced that he would contest the position of NRM vice-chairperson Western region, a move that set him on a collision path with […]