Mbabazi expresses misgivings about the Democratic Alliance.

Ow’emyaka 20 afiiridde mu mugga Kiyira.

Omusajja ateeberezebwa okuba ow’emyaka abiri afiiridde mu mugga Kiyira mu Disitulikiti ye Mayuge, ategeerekeseeko lya Walugembe nga omusajja Ono yabadde azze kukyalirako Kojjawe. Wabula omusajja ono akutte eryato eribadde awo n’adda ku mugga ate nga tamanyi kulivuga bwatyo n’abbira era n’afa.

Goonya eridde omwana mu Disitulikiti ye Buyende.

Enkyukwe ebuutikidde abantu mu Ggombolola ye Namugundu goonya bweridde omwana. Omwana ono abadde agenze ne banne okwoza engoye wabula goonya n’emusooberera n’emurya. Ono omwana kati yaaawezazza abantu omusanvu goonya beyaakalya.

KACITA warns that high interest rates will dampen growth.

  Kampala City Traders Association (KACITA) has warned that the rising interest rates coupled with the fast depreciating shilling are dampening this years growth prospects. On Tuesday KACITA met with the Private Sector Foundation of Uganda and other stakeholders to devise ways of mitigating the impact of what they termed as the key twin challenge […]

Namboole awuuma aba FDC balonda anaakwatira ekibiina bendera ku bwa Pulezidenti 2016.

Ababaka abasoba mu 1000 beeyiye mu kisaawe e Namboole okulonda anaakwatira ekibiina kyabwe bendera ku kifo ky’obwa Pulezidenti mu kalulu akabindabinda aka 2016 . Embiranye eri wakati wa Col Dr Kiiza Besigye ne Maj general Mugisha Muntu, Era nga webunaazibira nga tutegedde ani anaakwatira FDC bendera ku Ntebe y’eggwanga mu Kalulu ka 2016. Wabula era […]

DP says Mao will contest for presidency.

The Democratic Party has said that its leader Norbert Mao will pick nomination forms to contest for the Presidency. Mao will go to the Electoral Commission on Friday and later contest through the Democratic Alliance – a joint opposition group- in the 2016 general election. The party spokesperson Kenneth Kakande said that talks between DP […]

Mao waakuggyayo empapula z’okwesimbawo ku bwa Pulezidenti mu ggwanga 2016.

Omwogezi wa DP Keneth Paul Kakande agamba nti Pulezidenti wa DP Nobert Mao waakuggyayo empapula z’okwesimbawo mu kuvuganya ku bwa Pulezidenti w’eggwanga  mu kalulu ka 2016. Empapula waakuggyayo lwakutaano nga nnya, ate oluvannyuma balinde okugenda kusunsulamu anaakwatira TDA flag y’obwa Pulezidenti mu kalulu ka 2016. Kakande era agamba nti batandise okusunsula empapula z’ababaka ba Palamenti […]

Omukazi abadde ayagala okutta abaana be bana asimattuse okuttibwa.

Omukazi ku kyalo Buswabulongo e Mityana amanyiddwa nga Nabulime Justine yaasimattuse okuttibwa abatuuze bw’ateeberezeddwa okuba nga abadde agezaako okutirimbula Abaana be bana Omukazi ono asangidddwa nga asibye abaana be ku miguwa nga awagala ejjambiya abasanjage. Lisakiddwa Joseph Balikuddembe.- Mityana.

NRM delegates conference dates announced.

The NRM ruling party has set  the 1st and 2nd October 2015 as dates for its National Conference and elections for party flag bearer and  national party leaders. The events will be held at Mandela National Stadium – Namboole. This was announced in a notice  to party delegates by the president yesterday.

FDC delegates conference due tomorrow.

Opposition party FDC will tomorrow 2nd October hold a delegates conference where they will pick a presidential flag bearer for 2016 general elections. The race is tightly contested between FDC party President Mugisha Muntu and its former Kiiza Besigye. The conference will kick off at Mandela National Stadium – Namboole.