ONE DEAD & FOUR INJURED IN A BOMB BLAST
A bomb blast has left one person dead and four seriously wounded at a tearoom at Halgan location in Hiiraan region in central Somalia on monday. Reports from the ground show that at the time of the explosion, there were Somali government soldiers and AU troops chatting and having tea and coffee, the local inhabitants […]
Kenyatta urges government and opposition to work together.
Kenyatta urges government and opposition to work together Kenyatta, who was addressing Members of Parliament told the august house that government should view the opposition as a partner and ally not an adversary in the development agenda. Kenyan President Uhuru Kenyatta has called for government and the opposition to work together to foster democracy in […]
Police ekutte omuserikale waayo – yabbibwako emmundu ng’atamidde.
Police e Rukungiri ekutte omuserikale waayo amannya Magala Hebert eyalemererwa okutuukiriza Obuvunaanyizibwa. Omuserikale Ono yanywa omwenge n’atamiira era nebamubbako emmundu. Omwogezi wa police Fred Enanga agamba nti omuserikale Ono agenda kuggulwako omusango gwa bulagajjavu n’okubuza emmundu ya Gavumenti.
Banna Uganda tebaagala Kkomo ku bisanja bya Pulezidenti.
Pulezidenti Museveni agamba nti Banna Uganda tebaagala Kkomo ku bisanja bya mukulembeze wa ggwanga byalina okufugirako. Pulezidenti agamba nti wano abantu basinga kwagala ku biki bikoleddwa . Bino abyogeredde mu lukungaana lwa Bannamawulire wali mu Maka g’obwapulezidenti e Ntebe gy’abadde ne Pulezidenti wa Kenya Uhuru Kenyatta.
Kenyatta akubirizza amawanga g’obuvanjuba okwenyumiriza mu byegafunye mu kwegatta.
Omukulembeze wa Kenya Uhuru Kenyatta asabye abantu b’amawanga g’obuvanjuba bwa Africa okwenyumiriza mu byegafunye mu kwegatta wamu n’okukolera awamu. Kenyatta agamba nti amaanyi agateereddwa mu nkolagana eno mu byenfuna gegateekwa okukozesebwa mu kulwanyisa ebikolwa eby’obutujju n’obuli bw’enguzi. Bino Uhuru abyogeredde mu Lukiiko olukulu olwa Uganda ettuntu lya leero. Wabula ate ye Pulezidenti Museveni akikkaatirizza nti […]
Kooti ye Makindye ezzeemu okuggula emisango ku Lukwago ne Besigye.
Kooti y’eddaala eryokubiri e Makindye ezzeemu okuggula emisango ku Erias Lukwago ne Col Dr. kiiza Besigye. Kino kizze oluvannyuma lwa Lukwago ne Besigye okulemererwa okugenda ku kooti emirundi ebiri nga baayitiddwa okwewozaako ku misango egyabaggulwako police oluvannyuma lw’okukuba olukungaana olutaali mu mateeka ku Sharing Hall e Nsambya .
COURT SUMMONS BESIGYE & KAMPALA LORD MAYOR ELIAS LUKWAGO
Makindye Magistrates Court has this morning again issued criminal summons against Dr. Kizza Besigye and Kampala Lord Mayor Elias Lukwago after the two failed to show up in court for the second time. Grade one magistrate Miriam Okello Ayo heard that both Dr. Besigye is currently in Lira district holding consultative meetings for FDC party […]
ONE DEAD AFTER A DRUNKARDS FIGHT IN MITYANA DISTRICT
One person has died following a fight which broke out last night in a night bar in Wabigalo trading center in Mityana district. The deceased has been identified as Emily Kiyimba is said to have been hit hard during the fight by a fellow drunkard and died. Eyewitness have told us that the fight ensured […]
New Anti-retroviral therapy clinic built in Bukedea.
HIV/Aids patients in the remote Bukedea district have been grappling with accessing Anti-retroviral Clinics. In order to improve HIV/AIDS treatment in Bukedea district, Baylor- Uganda in partnership with the American Government has constructed a new anti-retroviral therapy clinic in the district. In the past, more than 870 HIV/AIDS patients were flocking Bukedea Health Centre IV […]