FDC erabudde ku katyabaga akoolekedde ebiseera by’okulonda.

Ebirowoozo ebirungi bive mu Kwogera ne mu biwandiiko – Ssaabasajja Kabaka.

Ssaabasajja Kabaka asabye abakiise mu Lukiiko lwa Buganda okussa mu nkola enteekateeka z’okukulaakulanya Buganda. Omutanda era agasseeko n’okulaga obwennyamivu ku kitta bantu ekifumbekedde mu bitundu bya Buganda. Ssaabasajja bino abyogedde alabiseeko eri Obuganda mu Lukiiko lwa 23 ku Bulange Mengo.

Ssaabasajja Kabaka agguddewo olukiiko lwa Buganda olwa 23.

Enkya ya leero, Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi agguddewo olukiiko lwa ku mbuga enkulu e Bulange mengo. Ssaabasajja ayaniriziddwa Katikkiro Charles Peter Mayega era naamusaba akwogerako eri Olukiiko. Wabula Ssaabasajja Kabaka asoose kukuba ngoma ya Mujaguzo olutuuse e Mengo. Beene alaze obwennyamivu ku baana abatwalibwa e Bunaayira okukolerayo ate nebafuna obuzibu era agasseeko n’okulaga ennyiike […]

Minister Byandala released on court Bail.

The Minister without Portfolio Eng.Abraham Byandaala has been granted bail by the Anti Corruption court this morning. Byandaala also member of parliament for katikamu North has been released together with his four colleagues in Uganda National Roads Authority (UNRA) The five were remanded last week to Luzira Prison last week for causing financial loss to […]

KABAKA CONDEMNS THE CURRENT WAVE OF MURDERS

The kabaka of Buganda Ronald Muwenda Mutebi II has opened the 23rd Buganda Lukiiko session with key concern to the current wave of murders in Buganda. The Kabaka who has been welcomed by the Buganda premier Katikiro Charles peter Mayiga at the start of his speech has reminded members of the Lukiiko that Buganda development […]

Man kills friend in club.

As murders  continue to spur across the country, a one Johnie Ahimbisibwe has been the latest victim published over the weekend. Ahimbisibwe is said to have been stabbed by his once best friend Ivan Kalyesubula called Kamyufu at Governor club following a brawl between the two over a woman named Nina. Reports say, the two […]

Ekiri e Nakivubo mu Kiggunda kifumba mutuku.

E Nakivubo mu kisaawe, namungui w’omuntu yeesombye okuva ebule n’ebweya okwetaba ku lunaku lw’e Kiggunda nga Simba ejaguza okuweza emyaka 17 nga eyuuguumya Radio za Uganda n’ensi yonna. kirijjukirwanga nti radio yokka etegeka Ekiggunda ky’omwaka awatali mulala akisobola . n’olwekyo mikwano gyafe mwenna abatuwulirizza ebbanga lyonna ,mweyongere, naffe tukyabawa ekisinga obulungi.

Emyaka 17 nga Radio simba eyuuguumya , leero Kiggunda.

Giweredde ddala emyaka 17 nga Radio simba Ffemmwe mweffe eyuuguumya amayengo ga Radio mu Uganda ne Ensi yonna . Twatandika mu 1998, nga balowooza nti ketusimbye amakanda ku muvik gw’Abafirika tetulimalako, Wabula kizuuliddwa nti ate kati ye Radio eyiiyiza endala. Okuva lwetutandika:Olunaku, wiiki, omwezi, omwaka tetuyimirizaamu.. Okuva ku mambya esaze, Binsangawano, Simba Taxi, Ebyemizannyo, Tokammalirawo, […]

First Lady lunches campaign to eradicate mother to child HIV infections.

First lady launches campaign to eradicate mother to child HIV infections. Uganda has an ambitious target of eliminating the transmission of HIV from mothers to their children by the end 2015. The First Lady Janet Museveni stressed the country’s commitment to achieve that lofty goal during the launch of the programme in Soroti district this […]

Amasomero 12 gaggaddwa mu Disitulikiti ye Jinja.

Amasomero 12 gaggaddwa mu Disitulikiti ye Jinja okuva mu magombolola asatu omuli, Namasagali, Nawannago, Budansi. Akulira eby’enjigiriza mu Disitulikiti eno Joseph Musoke agamba nti amasomero gano gaggaddwa kubanga tegalina bisaanyizo bimala era n’abasomesa tebalina bukugu bumala, bwatyo n’alagira  abaana bagende mu masomero amalala agaliwo kuba ago ssigaakuggulwa.I