Obungi bw’abantu mu Uganda buvudde ku Butebenkevu, eddembe, ebyobulamu – Pulezidenti Museveni.
Pulezidenti Museveni agambye nti Obungi bw’abantu mu Uganda buvudde ku Butebenkevu, eddembe n’ebyobulamu ebirungi ebiri mu ggwanga. Pulezidenti bino abyogeredde ku mukolo gyokukuza olunaku lw’obungi bw’abantu mu nsi yonna, ogubadde e Ssembabule.
Suspected ADF leader Jamil Mukulu Paraded before the press
Uganda Police inspector general Gen Kale kaihura has paraded the Allied Democratic Forces (ADF) suspected leader Jamil Mukulu. Mukulu dressed in a red shirt and a brown trouser has been brought into a press room at Nalufenya police in the Eastern District Of Jinja amidst very tight security. Mukulu appears psychologically worn out though physically […]
Akulira ekiwayi ky’abayeekera ba Islamic State attiddwa.
Akulira ekiwayi ky’abayeekera ba Islamic State mu Aphaganstan Haphiz Sai, attiddwa.
Besigye Agenda kuloopa Police mu kooti.
Eyaliko Pulezidenti wa FDC col Dr Kiiza Besigye, agamba nti agenda kuloopa Police mu kooti ku ngeri Police gy’ekolamu ebintu byayo waakiri amateeka galvanize. Bino abyogeredde ku office ku katonga road mu lukungaana lwa Bannamawulire.
Omukazi eyakuba bba asindikiddwa ku alimanda e Luzira.
Omukazi eyasanga bba nga akwata omwana atanneetuuka n’amukuba bubi nnyo, Agnes Nabirumbi, asindikiddwa ku alimanda e Luzira ate era n’omusajja naye asindikiddwa mu nkomyo, Omulamuzi Moses Nabende ku City Hall.
Ateeberezebwa okweyambira mu bantu asindikiddwa Luzira.
Kooti yoku City Hall esindise omusajja e Luzira omusajja ateeberezebwa okweyambira mu bantu. Ono Conductor wa Takisi Bihoyiti asindikiddwa ku alimanda e Luzira.
Tewali ataggya kuyita mu Kamyufu ka NRM – Tang Odoi
Akulira akakiiko k’ebyokulonda mu NRM, Tang Odoi agambye nti tewali agenda kuyitawo nga tavuganyiziddwa mu Kamyufu ka NRM.
Kooti e Ntebe ekalize omujaasi emyaka 25 mu nkomyo lwa kutirimbula mukyala we.
Kooti e Ntebe ekalize omujaasi wa UPDF amale emyaka mu nkomyo lwa kutemula mukyala we.
Nabbambula w’omuliro akutte ekisulo ky’abaana abawala mu St. kizito Masaka
Nabbambula w’omuliro akutte ekisulo ky’abaana abawala mu St Kizito SS Masaka era ebintu by’abaana nebisirikka. Wabula ekiyambye nti tewali mwana ajjiiriddemu.