Akabenje ddekabusa omufiiridde abantu abasoba mu 15. Kitalo

Sheikh Hassan Kirya akubiddwa amasasi agamuttiddewo!

Kitalo nnyo omwogezi w’ekiwayi ky’e Kibuli Sheikh Hassan Kirya  akubiddwa amasasi agamuttiddewo ekiro ekikeesezza olwaleero wali mu ttaawo lya Northern bypass e Bweyogerere. Kitalo nnyo.! !!

Obwakabaka bwa Buganda bufunye ebyapa byabwo ebisoba mu 80

Pulezidenti Museveni awadde obwakabaka bwa Buganda ebyapa ebisoba mu 80 era nga bweyasuubiza. Ebyapa bikwasiddwa Katikkiro Mayega awerekeddwako abakulu abenjawulo.  

Ofwono Opondo asekeredde Besigye lwa kuggyayo mpapula za kibiina okwesimbawo ku Ntebe y’eggwanga

Omwogezi wa Gavumenti Hon Ofwono Opondo asekeredde Besigye lwa kuggyayo mpapula za kibiina okwesimbawo ku Ntebe y’eggwanga 2016. Opondo agamba nti Besigye baakamuwangula emirundi esatu era akomawo n’ogwokuna bamuddemu envuunula bibya.

Omubbi w’embuzi akubiddwa mizibu era n’ayokebwa

Omubbi w’embuzi akubiddwa emiggo egimututte e kalannamo era oluvannyuma n’akumwako omuliro. Bino bibadde mu Disitulikiti ye Luweero.

Buganda yaakufuna ebyapa byayo okuva mu gavumenti eyawakati ebiri eyo mu 82

Olunaku lw’e nkya 6 katikkiro wakugenda mu state house okufuna Ebyapa bya Buganda ebisoba mu 82.

Gavumenti ya Buganda e genda kuddizibwa ebyapa ebisoba mu 82

Enkya Buganda yaakufuna ebyapa byayo okuva mu gavumenti eyawakati ebiri eyo mu 82. Bino byakuggibwayo katikkiro Mayega enkya mu state house

“I don’t need clearance from Police to do my work” Mbabazi

Former prime minister of Uganda Hon Amama Mbabazi says that he doesn’t need to ask for permission from Police to carry out his political activities.

Arsenal erangiridde era n’eyanjula Peter Chezc eri abawagizi.

Olwaleero Arsenal ekakasizza PETER CHEZC nga goal keeper waayo oluvannyuma lw’okumusonjola okuva mu Chelsea.

Besigye, Mugisha Muntu ne Moses Byamugisha baggyeyo forms okusaba kaadi y’ekibiina ku kwesimbawo ku bukulembeze bw’eggwanga

omwogezi wa FDC Hon. Ssemuju Nganda akakasizza nti Dr Kiiza Besigye, major General Mugisha Muntu wamu ne munnamateeka Moses Byamugisha baggyeyo forms okusaba kaadi y’ekibiina ku kwesimbawo ku bukulembeze mu kalulu ka 2016. Ayongeddeko nti okusunsula kwa kubaawo nga 01 ne nga 02 July ku kitebe ky’ekibiina e Najjanankumbi.