FDC agrees to work with Amama Mbabazi

Eby’okwewandiisa biguddemu omukoosi.

Okwewandiisa mu kibiina kya NRM e Kamuli kuguddemu omukoosi oluvannyuma lw’obutakkaanya bw’ababikulira ku cards ekisitudde ne Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda mu NRM Tanga Odoi okugendayo atereeze embeera .

KCCA installs new surveillance cameras

Security agents attached to Kampala Capital City Authority have began installing surveillance cameras around the city  to monitor crime. The authorities say the street cameras will also help them get evidence that they will use to charge traffic offenders.

Akamyufu ka FDC kongezeddwayo.

Akamyufu k’ekibiina kya FDC akabadde ak’okubeerawo enkya e Lugogo mu Hall ya UMA, kongezeddwayo.

Abavuganya Gavumenti beevumbye akafubo.

Abakulembeze b’oludda oluvuganya Gavumenti beevumbye akafubo ku kalulu ka 2016 mulimu, Dr. Besigye, Mugisha Muntu, Prof. Gilbert Bukenya, Matia Birekeraawo, Mbabazi n’abalala ku Katomi Kingdom Resort.

NRM bigisobedde

Ekibiina kya NRM kisobeddwa eky’okukolera eyali Ssaabawandiisi wa NRM, Amama Mbabazi ku kumubonereza olw’okukukuta  ne bannabyabufuzi abavuganya Gavumenti, ate nga etteeka ry’ekibiina terimukkiriza.

Police eyodde 24.

Police erumye n’ogwengulu, okusobola okukwata abantu 24, abateeberezebwa okutigomya banna Kampala mu bubbi gattako obutemu omwaviira abantu 07  okufa.

UNRA Boss inspecting Controversial Mukono- katosi Nyenga road

By Joshua Mutale The newly appointed UNRA Executive Director Allen kagina is inspecting the Construction works for the controversial Mukono – Kyetume – katosi Nyenga road. The 74 km road last year became a center of controversy over errors in awarding contracts which led to the termination of then then contractor’s agreements and new ones […]

E Singapole bakungubaga

Eggwanga lya Singapole oluvannyuma lw’okulumbibwa omutenza ggulu era n’agendako n’obulamu bw’abamu ate abalala n’abaleka nga bafumbya miyagi, bakungubaze olw’abantu baabwe abaafudde kitalo!!!

Basimattuse okuttibwa

Ababbi ba pikipiki e Luwero bawonye okugenda e Kaganga bwebasangiddwa nga babbye pikipiki n’ebalemerera nebakululankulule, era abatuuze nebabagwako kiyiifuyiifu ne babakuba mizibu wabula nebasimattuka!