Olunaku lw’abazira lubindabinda.
Yuganda yeetekerateekera okukuza olunaku l’wabazira abaalwanirira era ne bafiiririra eggwanga lyattuYuganda, kati nno luno lwengedde.
Akatale ka Bakuli bakatwala!
Abakolera mu katale k’ewa Bakuli balaajanidde Katikkiro Mayega ayingire mu nsonga z’akatale kubanga ba Nakigwanyizi baagala ku kezza mbu bagula ate nga ka Kabaka. Hon Kasibante naye asitukiddemu ng’eyatega ogw’ekyayi!
Sente tezisobola kuva mubyabufuzi
Ababaka ba palamenti ab’enjawulo bawakanyizza ebya pulezidenti okugoba ssente mu by’obufuzi, era abamu ku bo nga Rev Bakaluba Mukasa, Ssewungu n’abalala nti Museveni yeyabitandika era bajja kuzikozesa mpozzi nga naye erekedde awo okugaba ebbaasa .
Gov’t to build a Monument to remember the unknown war heroes
By Joshua Mutale As Uganda prepares to mark the Heroes’ day that falls on 9th June Government is to build a huge monument in Dwaniro Sub County, Kiboga district where the unknown and unnamed heroes will be remembered. “Many of the people who died during the liberation struggle are unknown and unnamed, there are […]
Omuliro gwakatta 175
Omuliro ogwakwata essundiro ly’amafuta mu Ghana gwongedde okusajjura ebbwa anti abantu kati abaakafa bali 175,ate ng’abalala bakyali mu malwaliro. Kitalo bannaffe.
Tear Gas Anyoose!
Omukka ogubalagala gunyoose mu basiraamu wali e Bujuuko ku luguudo oludda e Mityana nga abasiraamu berya omuguju oluvannyuma lw’okusanga omuzikiti gwabwe ku ttaka. Beerayiridde okufiira ku muntu.
Abeewandiisizza baweze 6.400.000
Abantu abaakewandiisa okufuna Endagamuntu kati basoba mu 6.400.000 era Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga zo munda mu ggwanga James Baba agamba nti okwewandiisa kukyagenda mu maaso ku Miruka.
Uganda Commemorates Wold Environment day 2015
By Joshua Mutale. Today Uganda joins the rest of the world to mark the World Environment Day which falls on every 5 June. This day is designated by the UN to raise awareness of environmental issues amidst the growing concern for climate change conditions. In Uganda main celebrations are being held in Rakai district under […]
Bishop Makumbi aziikiddwa.
Kamusungusungu Kyaddaaki omubiri gwa Ssaabalabirizi wa West Buganda – Makumbi gugalamiziddwa okuwummula e Kako ku kigo Masaka, era Namungi w’omuntu yeetabye mu kuziika .