Being poor is Unchristian says president Museveni.
Thousands of pilgrims are attending Martyrs Day celebrations in Namugongo with president Museveni as chief guest. Addressing the congregation at the Catholic martyrs shrine Namugongo, President Yoweri Museveni called upon the church in Uganda to embrace Swahili, so as to foster national and regional unity. Museveni says that with Swahili, the problem caused by many […]
Bbomu esse abaana
Mu Disitulikiti y’e Katakwi, abaana babiri bakubiddwa Bbomu kika kya Guluneedi ne bakkirira e Kalannamo , babadde bagenze kulima, wabula olutemye enkumbi ku ttaka bbomu n’etulika era ensi nebagisiibula nga tebeesikidde kanyebwa.
Ekkomo ku Bisanja liddewo
Kamusungusungu: Eyali omumyuka wa Kyansala wa Makerere, Kakensa Venasias Baryamureeba nga naye aluubirira okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bwa Yuganda 2016, ayagala ekkomo ku bisanja liddewo.
Kyayitiridde mu Neyimbira Byange
Nasinsi W’omuntu yeyiye e Kavumba Las Vegas wa Simba Radio nga tukomekkereza empaka za Neyimbira byange nga buli omu ali bibye era Muchuzi – Mwesigwa Joel ne Baby Face – Nakitende Getrude be bawanguzi 2015
Poliisi etongozza ekitangaaza
Kamusungusungu Poliisi ya Yuganda olwaleero etongozza ekyumalumamyo ekitangaaza buli awali omulabe wonna nga kitunbiira mu bbanga ne kirabira mu buwanvu bwa mayiro 20.
Empologoma esse Omulambuzi !!
Kamusungusungu: Kikangabwa e South Afrika, Empologoma Ebuuse okuva ku katimba mwekumilwa, n’etuusa ku mulambuzi omukazi ebisago era bwatyo tasobodde kuwoona nga wetwogerera kati z’embuyaga ezikaza engoye, abadde ne bba wamu n’omwana waabwe nga bali mu mmotoka, n’eyasa endabirwamu,
Abasiraamu nabo baakuzimba ekiggwa ky’abajulizi
Abasiraamu nabo bagenda kuzimba Ekiggwa ky’abajulizi baabwe ,abattibwa Ssekabaka Mutesa, era kyakuzimbibwa Kiyanja nga kiri ku mu mutindo gwa Nsi yonna, nga kuliko Amaduuka, Omuzikiti, Etterekero ly’ebyobuwangwa(museum), etterekero ly’ebitabo gattako n’essomero amakula.Bino byatuukiddwako nga nabo bagenze okulamaga mu kifo awattirwa abasiraamu 74.
Uganda urgently needs a Law on Bio-safety & Biotechnology.
The executive director of the National Environment Management Authority (NEMA) Dr Tom Okurut wants the Biosafety and Biotechnology bill 2012 (famously referred to as GMO bill) swiftly passed in its current form. Dr Tom Okurut has told reporters in Kampala that what is very important is that Uganda must have a law on Biotechnology and […]
Eby’okwerinda Binywezeddwa
Nga abakulisitu beeteekera teekera okujaguza olunaku lw’abajulizi e Namugongo nga 3 ogwomukaaga, wabula eby’okwerinda byongedde okumywezebwa okutangira ebikolwa byonna eby’obutujju olwa nnamungi w’omuntu.