Kampala shop owners strike over exorbitant rent

Former Red Cross society Secretary General remanded

The Anti-Corruption Court has charged and remanded to Luzira prison Michael Nataka, the former Secretary General of the Uganda Red Cross Society. He has been charged with abuse of office in a case involving the transportation of a private individual’s vehicle in the same container carrying a Red Cross consignment. Nataka has been remanded until […]

Endaga muntu zakukozesebwa okubagoba abaana mu bbaala

Abakulira eddwaliro ly’abalwadde beemitwe e Butabika bennyamivu nabaana abeyongera okutwalibwayo naye nga ekizibu kiva ku mwenge. Bano bagamba nti kubaana bano ebitundu ataano ku kikumi obuzibu buva ku mwenge. Zzo endaga muntu oba densite gyebujja zakukozesebwa okukwata baana abato abasalawo okugenda mu bbaala nebasisira eyo.

Ababaka bakirizza Sudhir Ruparelia akozese ettaka lya Kololo SSS

Ababaka abali mu kubuliriza ku kibba ttaaka lya massomero g’omu Kampala batuuse nkunzikiriziganya n’omusuubuzi Sudhir Rupaleria atwale ettaka lya Kololo sss. Kino kidiridde Sudhir okulabikako mu kakiiko nakiriza nga bwagenda okukola endagaano ne gavumenti wamu ne ssomero,  ekisaawe kyebyemizanyo kisigale nga kikozesebwa a massomero g’ombi Kampala Parents erya Sudhir ne Kololo SSS. 

UNBS bans twisted iron bars from the local market

The Uganda National Bureau of Standards has banned all twisted iron bars used in construction from the local market saying they are of a low quality. According to the executive director UNBS, Dr. Ben Manyindo, they have introduced a new type of iron bars called ribbed iron. Manufacturers have until July 2015 to sell off […]

Government on the spot over huge NWSC debt

The government owes National Water and Sewerage Corporation billions of shillings raked up during the past few years. National Water and Sewage Cooperation officials made the  disclosure while appearing before the  Parliamentary Committee on Natural Resources to discuss its 2015/2016 budget.

Kagina pledges to streamline procurement and reduce corruption at UNRA

Uganda National Roads Authority will have to streamline procurement systems, lower the actual costs per kilometer of road construction, enhance maintenance and stop corruption. These, among others, form a pack of pledges that Allen Kagina, UNRA’s new Executive Director has made at a news conference in Kampala. Kagina, takes over the helm of the key […]

NFA to evict over 600 Bugiri families from forest reserve

The National Forestry Authority has threatened to evict over 600 families that have been occupying at least 2,700 acres of forest land in Bugiri district. The families in Bulesa sub-county encroached on the land in Igwe forest reserve 11 years ago and they have since cleared most of the forest to make way for cultivation.

Memba w’olukiiko lwa Busoga agudde ku kyokya

Abavubuka ba Busoga Bulaile baliko omukiise w’olukiiko lwa Busoga gwebayisizzaamu empi nga bamulanga okwekobaana ne banne okugezaako okutabulatabula Busoga. Bogere nga ono y’akubiddwa agamba nti ekisanja ky’abakiise b’olukiiko lwa Busoga kyaggwako nga n’olwekyo balina okulonda abapya.

Okukusa abaana: Poliisi eriko gwekutte e Mityana

Poliisi e Mityana eriko omukazi gw’ekutte n’eggalira oluvannyuma lw’okumusanga n’omwana ow’obuwala ku bodaboda nga boolekera Kampala abatuuze gwebagamba nti abadde amubba . Betty Nakiyinji akwatiddwa mu ttuntu ly’olunaku olwaleero abatuuze bwebatemezza ku poliisi nga bwewaliwo omukazi abbye omwana.