Palamenti egenda kufulumya olukalala lw’Ababaka abaali mu Palamenti ku lwokubiri

Palamenti ya Yuganda erina enteekateeka y’okufulumya amannya g’Ababaka bonna abaliwo bwebaali bakubaganya ebirowoozo ku bbago erikwata ku bisiyaga erya Anti-Homosexuality Bill 2023 ku lwokubiri lwa wiiki eno.
Sipiika Anita among agamba nti kano kekaseera Bannayuganda bamanye Mubaka ki ayimirira nabo ku nsonga enkulu naddala balina okusomoozebwa kwokugulirirwa.
Leave a Reply