Palamenti yakulaba nti Hon. Ssegiriinya atwalibwa okujanjabwa – Sipiika Among

Omumyuuka wa Sipiika Hon. Among Anita avuddeyo nategeeza Palamenti nti Palamenti egenda kukola kyonna ekisoboka okulaba nti Hon. Muhammad Ssegiriinya aka Mr Updates Munnakibiina kya National Unity Platform afuna obujanjabi bweyetaaga nti nebwekiba kyakumutwala bweru okufuna obujanjabi obusingawo kijja kukolebwa.
#PlenaryUg
Leave a Reply