Omusumba w’Abalokole Jackson Ssenyonga ategese okusaba n’olukiiko ne Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni nga tweteekerateera okulonda olunaku lw’enkya.
Ono yegatiddwako abasumba abalala 700 okwetoloola eggwanga lyonna era basuubizza okuwagira Pulezidenti Museveni.