Omusumba w’Abalokole Dr. Joseph Sserwadda owa Minister of Victory Christian Centre wamu ne Bammemba banne mu kibiina ekitaba enzikiriza bavuddeyo nebawagira ekiteeso kyokusiba bonna abanasangibwa mu bufumbo bwa kawundu kakubye eddinisa okumala emyaka 3 oba okuwa engasi yabukadde 10.
Hoo Toofa ne Meega e Kyamuliibwa muwedde singa liyita!?