Poliisi y’e Iganga eriko omuvubuka gwekutte mu kibuga Iganga ng’ono y’omu kubabadde basuza abatuuze kutebukye nga bababba ebintu byabwe nga bakozesa obukodyo obutali bumu okubba ebintu.
Omuvubuka ono ne banne abalala Poliisi bekyawenja babade beyambisa ebyuuma ebitali bimu nebasala amakufulu ku mayunba namadduuka nebabbamu ebintu