Poliisi eboye butidda

POLIISI EBOYE BUTIDDA: https://youtu.be/IjZGoWT39vA
Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga ekitongole kyayo ekya Directorate of Crime Intelligence bwekyaboye butidda (catapults) ezakoleddwa mu kkolero bwekyabadde kikola okunoonyereza.
Enanga agamba nti zino zaaleteddwa mu Ggwanga abantu abakyamu.
Enanga agamba wayinza okubeerayo ebintu ebyobulabe nasiba ababirina okubiwaayo kyeyaggalire nga tebanakwatibwa.
Leave a Reply