Poliisi egaanye omubaka wa Kyaddondo Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine okuva ewuwe okugenda ku kitebe kya Poliisi e Naguru okutwalayo ekiwandiiko kye ekitegeeza Poliisi ku kwekalakaasa nga alaga obutali bumativu bwe olwa Poliisi okumugaana okuyimba. Poliisi egamba nti ono yakunze abantu okugenda okukola effujjo.
Poliisi egaanye Bobi Wine okuva awaka
