Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nti oluvannyuma lwokufuna amawulire nti waliwo okutendekebwa okwekijjaasi okukolebwa aba National Unity Platform ku Kitebe ku Kavule n’e Kamwokya, Poliisi ngerimu wamu n’ebitongole byebyokweringa ebirala bakoze ekikwekweto mu bifo bino era nebatandika okufuuza ebifo.
Poliisi egamba nti ekola kikwekweto ku kitebe kya NUP
